Duration 2:44

MWERABIRA EMIRIMU GYAMWE :Ssabaminisita agamba bagenda kuddamu okubangula abakozi ba gav't

527 watched
0
4
Published 12 Nov 2021

Ssabaminisita wa Uganda Robinagh Nabbanja ategeezeza nga bwebatandise kawefube w'okudamu okusomesa abakozi ba gavt obuvunaanyizibwa bwabwe mu wofiisi zebaweerezamu. Okusinziira ku Nabbanja, emirimu mingi gyizingamye olw'abakozi ba gavt okwesulirangayo ogwanaggamba okuviira ddala kuba minisita okutuuka kuba ssentebe ku byalo. Bino abyogeredde Kyankwazi gyebaasibye olunaku lw’eggulo mu kubangula abakozi mu wofiisi ye. #AgafaEyo #SparkTvUganda For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/sparktvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/SparkTVUganda

Category

Show more

Comments - 0